Lino lye kkuumiro erisinga okuba ery'amaanyi mu nsi yonna!!
PAAPA Theodorous II nga y’atwala Obusodokisi mu Afi rika waakuzimbira Uganda ettendekero ly’obusawo n’ebyobulamu okutumbula ebyobulamu bw’abantu.
BAYINGINIYA ba minisitule y’ebyenguudo bakwasizza KCCA mu butongole okulabirira enguudo ezikoleddwa okugatta n’okuyita ku Ssaawa ya Kkwiini. Ebikoleddwa byonna bimazeewo ensimbi obukadde bwa ddoola za ...
AMAGYE geegaanyi okubeera n’akakwate ku kukwatibwa kwa ssaabakunzi wa NUP, Fred Nyanzi Ssentamu ku Mmande.
BANNAKATEMBA ba Ebonies bacamudde abawagizi n’omuzannyo gwa Valentayini ogwa In the name of love, ogwabaddeyo ku wiikendi ku Theater Labonita.
AKULIRA ekitongole ekibunyisa amasanyalaze (Uganda Electricity Generation Company Limited) Harrison Mutikanga ategeezezza ababaka nti singa ebibbiro ly’amasanyalaze erya Isimba teriddabirizibwa, ...
Can elections be won without excessive spending? Or has money completely taken over Uganda’s democracy?
Kevin Nabirye, omutuuze ku kyalo Buguwa mu muluka gwa Kawaga mu ggombolola y'e Bulawoli e Kamuli, y'akwatiddwa ...
MU kaweefube w’okusembeza obujjanjabi ku muntu wa wansi, Bishop Arnold Muwonge atandiseewo eddwaliro ly’agamba nti lyakuyamba mu kujjanjaba abawejjere.
KKOOTI Enkulu mu Kampala egobye okusaba kw’eyali omuwandiisi w’enkalakkalira mu minisitule y’ebyobusuubuzi, Geraldine Ssali mwe yali ayagalira kkooti eno eddemu yeekenneenye lipoota ya Palamenti, ...
OMUTUKUVU Paapa Francis embeera y’obulamu bwe yeeraliikirizza Abakatoliki okwetooloola ensi, bwe bamuwadde ekitanda oluvannyuma lw’okufuna okukaluubirizibwa mu kussa. Paapa Francis baamuddusa mu ...